1
Luk 19:10
BIBULIYA ENTUKUVU
Kubanga Omwana w'Omuntu yajja okunoonya n'okulokola ekyali kibuze.”
Сравнить
Изучить Luk 19:10
2
Luk 19:38
ne bagamba nti: “Agulumizibwe oyo Kabaka, oyo ajja mu linnya ly'Omukama; emirembe mu ggulu, n'ekitiibwa waggulu ddala eyo.”
Изучить Luk 19:38
3
Luk 19:9
Yezu n'amugamba nti: “Olwa leero obulokofu butuukiridde ennyumba eno, anti n'ono naye mwana wa Yiburayimu.
Изучить Luk 19:9
4
Luk 19:5-6
Yezu bwe yatuukawo, n'atunula waggulu, n'amugamba nti: “Zakkayo, kka mangu, kubanga olwa leero ndi wa kusigala mu nnyumba yo. N'akka mangu, n'amwaniriza n'essanyu.”
Изучить Luk 19:5-6
5
Luk 19:8
Awo Zakkayo n'ayimirira, n'agamba Omukama nti: “Laba, Mukama, ekyokubiri eky'ebintu byange nkigabira abaavu; ate obanga waliwo gwe nalyazaamaanya ekintu, mmuddizaawo emirundi ena.”
Изучить Luk 19:8
6
Luk 19:39-40
Abafarisaayo abamu mu kibiina ekyo ne bamugamba nti: “Muyigiriza, koma ku bayigirizwa bo.” N'abaddamu nti: “Ka mbabuulire, singa bano basirika, amayinja gennyini gajja kuleekaana.”
Изучить Luk 19:39-40
Главная
Библия
Планы
Видео