1
Luk 18:1
BIBULIYA ENTUKUVU
Awo n'abagerera olugero nga bwe bateekwa okwegayirira buli kakedde n'obutakoowa.
Сравнить
Изучить Luk 18:1
2
Luk 18:7-8
Kale nno Katonda talitaasa ababe be yeerondeddemu abakoowoola gy'ali emisana n'ekiro? Alibalwisa? Ka mbabuulire, agenda kubataasa mangu. Naye Omwana w'Omuntu bw'alijja, alisanga okukkiriza ku nsi?”
Изучить Luk 18:7-8
3
Luk 18:27
Naye ye n'abagamba nti: “Ekitasoboka ku bantu, ku Katonda kisoboka.”
Изучить Luk 18:27
4
Luk 18:4-5
Ye n'alwawo ng'akyagaanyi; kyaddaaki n'agamba mu mutima munda nti: ‘Newandibadde Katonda simutya, n'abantu sibafaako, naye kubanga omukazi ono antawaanya, nzija kumutaasa, aleme kunkooya ng'ajjirira olutata.’ ”
Изучить Luk 18:4-5
5
Luk 18:17
Mazima mbagamba nti yenna atayaniriza bwakabaka bwa Katonda nga mwana muto, talibuyingiramu n'akamu.”
Изучить Luk 18:17
6
Luk 18:16
Naye Yezu n'abayita w'ali, n'abagamba nti: “Muleke abaana abato bajje gye ndi; temubaziyiza; kubanga abafaanana nga bano be bannannyini bwakabaka bwa Katonda.
Изучить Luk 18:16
7
Luk 18:42
Yezu n'amugamba nti: “Ddamu okulaba; okukkiriza kwo kukuwonyezza.”
Изучить Luk 18:42
8
Luk 18:19
Yezu n'amugamba nti: “Ompitidde ki omulungi? Teri mulungi okuggyako Katonda yekka.
Изучить Luk 18:19
Главная
Библия
Планы
Видео