1
Yow 11:25-26
BIBULIYA ENTUKUVU
Yezu n'amugamba nti: “Nze kuzuukira, nze bulamu; anzikiriza, ne bw'alifa, aliba mulamu. Era buli yenna omulamu anzikiriza talifa emirembe gyonna. Ekyo okikkiriza?”
Сравнить
Изучить Yow 11:25-26
2
Yow 11:40
Yezu n'amugamba nti: “Saakugambye nti bw'onokkiriza, onoolaba ekitiibwa kya Katonda?”
Изучить Yow 11:40
3
Yow 11:35
Yezu n'akaaba.
Изучить Yow 11:35
4
Yow 11:4
Yezu bwe yawulira n'agamba nti: “Obulwadde obwo tebuzze kumalira mu kufa, wabula lwa kitiibwa kya Katonda, mu bwo Omwana wa Katonda agulumizibwe.”
Изучить Yow 11:4
5
Yow 11:43-44
Bwe yamala okwogera ebyo, n'akoowoola n'eddoboozi ddene nti: “Lazaro, jjangu ebweru.” Eyali afudde n'avaayo ng'ebigere bye n'emikono bisibiddwa ebiwero, n'amaaso nga gazingiddwa mu kiremba. Yezu n'abagamba nti: “Mumuzingulule, mumuleke atambule.”
Изучить Yow 11:43-44
6
Yow 11:38
Yezu n'addamu okutenguka emmeeme; n'atuuka ku ntaana; yali mpuku ng'eteekeddwako ejjinja.
Изучить Yow 11:38
7
Yow 11:11
Bw'atyo bwe yayogera, era n'abagamba nti: “Lazaro mukwano gwaffe yeebase, naye ka ŋŋende mmuzuukuse mu tulo.”
Изучить Yow 11:11
Главная
Библия
Планы
Видео