Yow 11:43-44
Yow 11:43-44 BIBU1
Bwe yamala okwogera ebyo, n'akoowoola n'eddoboozi ddene nti: “Lazaro, jjangu ebweru.” Eyali afudde n'avaayo ng'ebigere bye n'emikono bisibiddwa ebiwero, n'amaaso nga gazingiddwa mu kiremba. Yezu n'abagamba nti: “Mumuzingulule, mumuleke atambule.”