Ebik 1:10-11
Ebik 1:10-11 BIBU1
Bwe baali bakyatunuulidde waggulu nga bw'agenda, abasajja babiri abambadde engoye enjeru ne bayimirira kumpi nabo, ne babagamba nti: “Abasajja Abagalilaaya, ekibayimirizza wano nga mutunuulidde waggulu kiki? Yezu ono abaggyiddwako n'atwalibwa mu ggulu, bw'alijja bw'atyo nga bwe mumulabye ng'agenda mu ggulu.”