1
Luk 10:19
BIBULIYA ENTUKUVU
Mulabye, nabawa obuyinza obw'okulinnyirira emisota, n'enjaba, ne ku maanyi gonna ag'omulabe; tewali kintu na kimu kiribakolera bubi.
Сравнить
Изучить Luk 10:19
2
Luk 10:41-42
Naye Omukama n'ayanukula nti: “Marita, Marita, weeraliikirira era otawaanyizibwa bingi. Naye ekitalekeka kiri kimu kyokka. Mariya yeerobozezza ekitundu ekirungi, ekitagenda kumuggyibwako.”
Изучить Luk 10:41-42
3
Luk 10:27
Oli n'ayanukula nti: “Oyagalanga Omukama Katonda wo n'omutima gwo gwonna, n'omwoyo gwo gwonna, n'amaanyi go gonna, n'emmeeme yo yonna; ne munno nga ggwe wennyini bwe weeyagala.”
Изучить Luk 10:27
4
Luk 10:2
N'abagamba nti: “Amakungula mangi, naye abakozi batono. Mwegayirire nno Omukama nnannyini makungula asindike abakozi mu makungula ge.
Изучить Luk 10:2
5
Luk 10:36-37
Kale ku abo abasatu, ggwe ogamba ani eyali munne w'oli eyagwa mu batemu?” Ye n'agamba nti: “Oli eyamukwatirwa ekisa.” Yezu n'agamba nti: “Genda naawe okolenga bw'otyo.”
Изучить Luk 10:36-37
6
Luk 10:3
Mugende; nzuuno mbatumye kyenkana ng'obuliga mu misege wakati.
Изучить Luk 10:3
Главная
Библия
Планы
Видео