1
Olubereberye 18:14
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Waliwo ekirema MUKAMA? Omwaka ogujja, mu kiseera kyennyini, ndikomawo gy’oli, ne Saala alizaala omwana owoobulenzi.”
Comparer
Explorer Olubereberye 18:14
2
Olubereberye 18:12
Awo Saala n’asekera muli ng’agamba nti, “Nga nkaddiye, nga ne baze akaddiye, ndisanyusibwa?”
Explorer Olubereberye 18:12
3
Olubereberye 18:18
Ibulayimu agenda kufuuka eggwanga eddene, ery’amaanyi, era mu ye, amawanga gonna mwe galiweerwa omukisa.
Explorer Olubereberye 18:18
4
Olubereberye 18:23-24
Awo Ibulayimu n’amusemberera n’agamba nti, “Ddala olizikiriza abatuukirivu awamu n’ababi? Singa mu kibuga mulimu abatuukirivu amakumi ataano onookizikiriza n’otokisonyiwa olw’abatuukirivu amakumi ataano abakirimu?
Explorer Olubereberye 18:23-24
5
Olubereberye 18:26
MUKAMA n’agamba nti, “Bwe nnaasanga mu Sodomu abatuukirivu amakumi ataano mu kibuga omwo nzija kusonyiwa ekibuga kyonna ku lwabwe.”
Explorer Olubereberye 18:26
Accueil
Bible
Plans
Vidéos