1
Olubereberye 19:26
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Naye mukazi wa Lutti bwe yatunula emabega, n’afuuka empagi ey’omunnyo.
Comparer
Explorer Olubereberye 19:26
2
Olubereberye 19:16
Naye bwe yali akyekunya, abasajja ne bamukwata omukono, n’emikono gya mukazi we, n’emikono gy’abawala be bombi, MUKAMA ng’abakwatirwa ekisa, ne babafulumya ne babateeka ebweru w’ekibuga.
Explorer Olubereberye 19:16
3
Olubereberye 19:17
Bwe baabafulumya ne babagamba nti, “Mudduke muwonye obulamu bwammwe, temutunula mabega wadde okuyimirira mu kiwonvu; muddukire ku nsozi, muleme okuzikirizibwa.”
Explorer Olubereberye 19:17
4
Olubereberye 19:29
Bwe kityo bwe kyali Katonda bwe yazikiriza ebibuga eby’omu kiwonvu. Katonda n’ajjukira Ibulayimu n’afulumya Lutti ebweru n’amuggya wakati mu kuzikirizibwa, bwe yazikiriza ebibuga Lutti mwe yabeeranga.
Explorer Olubereberye 19:29
Accueil
Bible
Plans
Vidéos