1
ENTANDIKWA 47:9
Luganda Bible 2003
Yakobo n'addamu nti: “Emyaka gye nnaakamala ku nsi, giri kikumi mu asatu. Emyaka egyo gibadde mizibu era mitono, tegyenkanye myaka gya bajjajjange emingi gye baamala ku nsi.”
Compare
Explore ENTANDIKWA 47:9
2
ENTANDIKWA 47:5-6
Kabaka n'agamba Yosefu nti: “Kaakano kitaawo ne baganda bo nga bwe bazze gy'oli, ensi y'e Misiri eri awo. Bateeke awasinga obulungi, babeere mu kitundu eky'e Goseni. Era oba nga omanyi mu bo abasobola, bawe okulabirira amagana gange.”
Explore ENTANDIKWA 47:5-6
Home
Bible
Plans
Videos