ENTANDIKWA 47:5-6
ENTANDIKWA 47:5-6 LB03
Kabaka n'agamba Yosefu nti: “Kaakano kitaawo ne baganda bo nga bwe bazze gy'oli, ensi y'e Misiri eri awo. Bateeke awasinga obulungi, babeere mu kitundu eky'e Goseni. Era oba nga omanyi mu bo abasobola, bawe okulabirira amagana gange.”