1
ENTANDIKWA 46:3
Luganda Bible 2003
Katonda n'agamba nti: “Nze Katonda, Katonda wa kitaawo. Totya kuserengeta mu Misiri, kubanga bazzukulu bo ndibafuulira eyo eggwanga eddene.
Compare
Explore ENTANDIKWA 46:3
2
ENTANDIKWA 46:4
Nja kuserengeta wamu naawe mu Misiri, era ndikomyawo bazzukulu bo mu nsi eno. Era bw'olifa, Yosefu aliba waali, era alikuziika.”
Explore ENTANDIKWA 46:4
3
ENTANDIKWA 46:29
Yosefu n'ateekateeka eggaali ye, n'agenda e Goseni okusisinkana Yisirayeli kitaawe. Bwe baasisinkana, Yosefu n'agwa kitaawe mu kifuba, n'akaaba amaziga okumala ekiseera kiwanvu.
Explore ENTANDIKWA 46:29
4
ENTANDIKWA 46:30
Yisirayeli n'agamba Yosefu nti: “Ne bwe nfa kaakano, kasita nkulabyeko ne mmanya ng'okyali mulamu.”
Explore ENTANDIKWA 46:30
Home
Bible
Plans
Videos