1
ENTANDIKWA 45:5
Luganda Bible 2003
Era kaakano temunakuwala, wadde okwesunguwalira olw'okuntunda muno, kubanga Katonda ye yansindika okubakulemberamu mmwe, okuwonya obulamu bw'abantu.
Compare
Explore ENTANDIKWA 45:5
2
ENTANDIKWA 45:8
Kale nno si mmwe mwansindika muno, wabula Katonda. Era yanfuula nga kitaawe wa kabaka w'ensi eno, alabirira ebibye byonna, era omukulu afuga ensi yonna ey'e Misiri.
Explore ENTANDIKWA 45:8
3
ENTANDIKWA 45:7
Katonda yansindika okubakulemberamu mmwe, mulyoke mukuumibwe nga muli balamu ku nsi, n'okubawonya mmwe, ne bazzukulu bammwe mu ngeri eyeewuunyisa.
Explore ENTANDIKWA 45:7
4
ENTANDIKWA 45:4
Yosefu n'agamba baganda be nti: “Musembere we ndi, mbeegayiridde!” N'agamba nti: “Nze Yosefu muganda wammwe, gwe mwatunda mu Misiri.
Explore ENTANDIKWA 45:4
5
ENTANDIKWA 45:6
Enjala yaakamala mu nsi emyaka ebiri, ng'ate wakyasigadde emyaka emirala etaano, gye batagenda kulimiramu, wadde okukunguliramu.
Explore ENTANDIKWA 45:6
6
ENTANDIKWA 45:3
Yosefu n'agamba baganda be nti: “Nze Yosefu. Kitange akyali mulamu?” Naye baganda be ne batya nnyo, okulaba nga bayimiridde mu maaso ge, ne batasobola kumuddamu.
Explore ENTANDIKWA 45:3
Home
Bible
Plans
Videos