1
Mar 9:23
BIBULIYA ENTUKUVU
Yezu n'amugamba nti: “Obanga osobola! Byonna bisoboka eri oyo akkiriza.”
Compare
Explore Mar 9:23
2
Mar 9:24
Amangu ago kitaawe w'omwana n'agamba nti: “Nzikiriza, yamba obutakkiriza bwange.”
Explore Mar 9:24
3
Mar 9:28-29
Yezu bwe yayingira mu nnyumba, abayigirizwa be ne bamubuuza mu kyama nti: “Lwaki ffe tetwasobodde kugugoba?” N'abaddamu nti: “Engeri eno tegobeka, wabula na kwegayirira.”
Explore Mar 9:28-29
4
Mar 9:50
Omunnyo guba mulungi, naye omunnyo bwe gusaabulukuka, munaagulunga naki? Mubeere n'omunnyo mu mmwe, n'emirembe mubeere nagyo mwekka na mwekka.”
Explore Mar 9:50
5
Mar 9:37
“Buli ayaniriza omwana omuto ng'ono mu linnya lyange, aba ayanirizza nze; na buli annyaniriza, tayaniriza nze, wabula ayaniriza oli eyantuma.”
Explore Mar 9:37
6
Mar 9:41
“Buli alibawa ekikopo ky'amazzi olw'erinnya nti muli ba Kristu, mazima ka mbabuulire, talibulwa mpeera ye.
Explore Mar 9:41
7
Mar 9:42
Naye buli alyesittaza omu ku bato bano abanzikiriza, ekyandisinze obulungi ku ye, lwe lubengo olunene okusibibwa mu bulago bwe n'asuulibwa mu nnyanja.
Explore Mar 9:42
8
Mar 9:47
Era obanga eriiso lyo likwesittaza, linokolemu; waakiri oyingire mu bwakabaka bwa Katonda ng'oli wa ttulu, okusinga okusuulibwa mu Geyenna ng'olina amaaso gombi
Explore Mar 9:47
Home
Bible
Plans
Videos