1
Mar 8:35
BIBULIYA ENTUKUVU
Kubanga buli alyagala okuwonya obulamu bwe, alibubuza; naye buli alibuza obulamu bwe okubeera nze n'okubeera Evangili, alibuwonya.
Compare
Explore Mar 8:35
2
Mar 8:36
Kale omuntu kimugasa ki okulya ensi yonna, sso n'afiirwa obulamu bwe?
Explore Mar 8:36
3
Mar 8:34
Awo n'ayita gy'ali ekibiina wamu n'abayigirizwa be n'abagamba nti: “Obanga oli ayagala okungoberera, yeerese, yeetikke omusaalaba gwe, angoberere.
Explore Mar 8:34
4
Mar 8:37-38
Ye omuntu ayinza kuwa ki okununula obulamu bwe? Kubanga buli akwatirwa nze n'ebigambo byange ensonyi mu zzadde lino esseegu era eryonoonyi, oyo Omwana w'Omuntu naye alimukwatirwa ensonyi lw'alijja mu kitiibwa kya Kitaawe wamu ne bamalayika abatuukirivu.”
Explore Mar 8:37-38
5
Mar 8:29
Awo n'ababuuza nti: “Naye nga mmwe mugamba nze ani?”
Explore Mar 8:29
Home
Bible
Plans
Videos