Mar 8:37-38
Mar 8:37-38 BIBU1
Ye omuntu ayinza kuwa ki okununula obulamu bwe? Kubanga buli akwatirwa nze n'ebigambo byange ensonyi mu zzadde lino esseegu era eryonoonyi, oyo Omwana w'Omuntu naye alimukwatirwa ensonyi lw'alijja mu kitiibwa kya Kitaawe wamu ne bamalayika abatuukirivu.”