1
Mar 4:39-40
BIBULIYA ENTUKUVU
N'agolokoka, empewo n'agikomako, n'ennyanja n'agiragira nti: “Sirika, towuuna.” Empewo n'ekoma, ne guba mulaala nnyo. N'abagamba nti: “Mutidde ki? Temulina kukkiriza?”
Compare
Explore Mar 4:39-40
2
Mar 4:41
Entiisa n'ebakwata, ne bagambagana nti: “Ono ye ani, okuba nti empewo n'ennyanja bimuwulira?”
Explore Mar 4:41
3
Mar 4:38
Ye yali yeebase mu kiwenda ku kigugu; ne bamuzuukusa, ne bamugamba nti: “Muyigiriza, ggwe tofaayo oba tusaanawo?”
Explore Mar 4:38
4
Mar 4:24
Era n'abagamba nti: “Mwekkaanye bye muwulira. Ekipimo kye mugera nammwe kye kiribagererwa, n'okwongerwa ne mwongerwa.
Explore Mar 4:24
5
Mar 4:26-27
Era n'abagamba nti: “Obwakabaka bwa Katonda buli ng'omuntu bw'amansa ensigo ku ttaka, ne yeebaka, n'agolokoka ekiro n'emisana; yo ensigo n'emeruka, n'ekula, ye nga tamanyi bw'ekikola.
Explore Mar 4:26-27
6
Mar 4:23
Oba oli alina amatu okuwulira, awulire.”
Explore Mar 4:23
Home
Bible
Plans
Videos