1
Mar 3:35
BIBULIYA ENTUKUVU
Kubanga buli akola Katonda ky'ayagala, oyo ye muganda wange, ye mwannyinaze, ye mmange.”
Compare
Explore Mar 3:35
2
Mar 3:28-29
Mazima mbagamba nti ebibi byonna birisonyiyibwa, na buli bivumo bye bavumamu Katonda; naye buli alivuma Mwoyo Mutuukirivu talisonyiyibwa emirembe gyonna; wabula aliko omusango gw'ekibi eky'emirembe gyonna.”
Explore Mar 3:28-29
3
Mar 3:24-25
Obanga obwakabaka bwetemyemu, obwakabaka obwo tebusobola kunywera. Ennyumba bwe yeetemamu, eyo nga tekyanywedde.
Explore Mar 3:24-25
4
Mar 3:11
N'emyoyo emigwagwa bwe gyamulabanga nga gimuvunnamira nga giwowoggana nti: “Ggwe oli Mwana wa Katonda,”
Explore Mar 3:11
Home
Bible
Plans
Videos