1
Ebik 4:12
BIBULIYA ENTUKUVU
Era mpaawo n'omu muva bulokofu, kubanga tewali linnya ddala wansi w'eggulu eryali lituumiddwa mu bantu mwe tulina kulokolerwa.”
Compare
Explore Ebik 4:12
2
Ebik 4:31
Bwe baamala okwegayirira, ekifo mwe baali bakuŋŋaanidde ne kikankana; bonna ne bajjula Mwoyo Mutuukirivu, ne boogera ekigambo kya Katonda n'obuvumu.
Explore Ebik 4:31
3
Ebik 4:29
Kaakano nno, ayi Mukama, tunuulira okutiisatiisa kwabwe, abaweereza bo obawe okwogera ekigambo kyo n'obuvumu bwonna
Explore Ebik 4:29
4
Ebik 4:11
Oyo lye jjinja mmwe abazimbi lye mwagaana, naye erifuuse lukulwe mu nsonda.
Explore Ebik 4:11
5
Ebik 4:13
Bwe baalaba obuvumu bwa Petero ne Yowanna, sso nga bamanyi bwe bataali bayigirize, wabula abantu aba bulijjo, ne beewuunya. Ne bamanya nti baayitanga ne Yezu.
Explore Ebik 4:13
6
Ebik 4:32
Ekibiina ky'abo abakkiriza kyali kya mutima gumu n'emmeeme emu; mpaawo n'omu yatwalanga by'alina ng'ebibye ku bubwe, wabula buli kintu nga bakitwala ng'ekya bonna.
Explore Ebik 4:32
Home
Bible
Plans
Videos