1
Ebik 3:19
BIBULIYA ENTUKUVU
Kale nno mubonerere, mweddemu, ebibi byammwe biryoke bisangulibwewo
Compare
Explore Ebik 3:19
2
Ebik 3:6
Petero n'amugamba nti: “Ffeeza ne zaabu sibirina; naye nkuwa kye nnina; mu linnya lya Yezu ow'e Nazareti tambula.”
Explore Ebik 3:6
3
Ebik 3:7-8
N'amukwata ku mukono gwe ogwa ddyo n'amuyimusa; amangu ago ebigere bye n'obukongovvule ne binywera. N'abaguka, n'ayimirira, n'atambula, n'ayingira nabo mu Kiggwa ng'atambula bw'abuukamu, n'atendereza Katonda.
Explore Ebik 3:7-8
4
Ebik 3:16
Ate erinnya lye, olw'okukkiriza mu linnya lye, kyerivudde liwa amaanyi gwe mulabye era gwe mumanyi; okukkiriza okwo okuva mu ye kwe kuwadde ono okuddirawo ddala mu maaso gammwe mwenna.
Explore Ebik 3:16
Home
Bible
Plans
Videos