Luk 24:46-47
Luk 24:46-47 BIBU1
Era n'abagamba nti: “Bwe kityo bwe kyawandiikibwa nti Kristu yali ateekwa okubonaabona n'okuzuukira mu bafu ku lunaku olwokusatu, era okubonerera n'okusonyiyibwa kw'ebibi kuteekwa okulangirirwa mu linnya lye mu mawanga gonna, okusookera ddala mu Yeruzaalemu.