1
Yow 19:30
BIBULIYA ENTUKUVU
Yezu bwe yamala okufuna enkaatu, n'agamba nti: “Kituukiridde;” n'awunzika omutwe n'awaayo omwoyo gwe.
Сравнить
Изучить Yow 19:30
2
Yow 19:28
Oluvannyuma lw'ebyo, Yezu ng'ategedde nga byonna biwedde, olw'okutuukiriza Ebiwandiiko, n'agamba nti: “Ennyonta ennuma.”
Изучить Yow 19:28
3
Yow 19:26-27
Yezu bwe yalaba nnyina n'omuyigirizwa gwe yali aganzizza ng'ayimiridde awo kumpi, n'agamba nnyina nti: “Mukazi, omwana wo wuuno!” Ate n'agamba omuyigirizwa nti: “Nnyoko wuuno!” Okuva mu kaseera ako omuyigirizwa n'amutwala ewuwe.
Изучить Yow 19:26-27
4
Yow 19:33-34
Bwe baatuuka ku Yezu, ne balaba nga yafudde dda, ne batamumenya magulu; naye omu ku baserikale n'amufumita effumu mu lubiriizi, amangu ago ne muvaamu omusaayi n'amazzi.
Изучить Yow 19:33-34
5
Yow 19:36-37
Kubanga ebyo byabaawo Ebiwandiiko biryoke bituukirire nti: “Talimenyebwa ggumba lye na limu;” era n'Ekiwandiiko ekirala kigamba nti: “Balitunula kw'oyo gwe baafumita.”
Изучить Yow 19:36-37
6
Yow 19:17
N'avaayo nga yeetisse omusaalaba gwe, n'alaga ku kifo ky'Akawanga, mu Lwebureeyi ekiyitibwa Golugota.
Изучить Yow 19:17
7
Yow 19:2
Ate abaserikale ne bazinga omuge ogw'amaggwa ne bagumutikkira ku mutwe, ne bamwambaza omunagiro ogwa kakobe
Изучить Yow 19:2
Главная
Библия
Планы
Видео