Amas 8:21-22

Amas 8:21-22 BIBU1

Omukama n'awunyirwa akawoowo akasanyusa. Omukama n'agamba mu mutima gwe nti: “Sikyaddayo n'akatono kuvumirira ttaka olw'okubeera omuntu, kubanga endowooza y'omutima gw'omuntu okuva mu buvubuka bwe yeewunzikira ku kibi. Awo nno sikyaddamu kuzikiriza buli kiramu kyonna, nga bwe nkoze. “Ensi ng'ekyaliwo, okusiga n'okukungula, empewo n'ebbugumu, ekyeya n'obutiti, emisana n'ekiro tebiibulirengawo ddala.”

Amas 8 വായിക്കുക

Amas 8:21-22 - നുള്ള വീഡിയോ