1
Olubereberye 5:24
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Enoka n'atambulira wamu ne Katonda: so n'atabeerawo; kubanga Katonda yamutwala.
താരതമ്യം
Olubereberye 5:24 പര്യവേക്ഷണം ചെയ്യുക
2
Olubereberye 5:22
Enoka n'atambulira wamu ne Katonda bwe yamala okuzaala Mesuseera emyaka bisatu, n'azaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala
Olubereberye 5:22 പര്യവേക്ഷണം ചെയ്യുക
3
Olubereberye 5:1
Kino kye kitabo eky'okuzaalibwa kwa Adamu. Olunaku Katonda lwe yatonderamu omuntu, mu kifaananyi kya Katonda mwe yamukolera
Olubereberye 5:1 പര്യവേക്ഷണം ചെയ്യുക
4
Olubereberye 5:2
omusajja n'omukazi bwe yabatonda; n'abawa omukisa, n'abatuuma erinnya lyabwe Adamu ku lunaku lwe baatonderwamu.
Olubereberye 5:2 പര്യവേക്ഷണം ചെയ്യുക
ആദ്യത്തെ സ്ക്രീൻ
വേദപുസ്തകം
പദ്ധതികൾ
വീഡിയോകൾ