ENTANDIKWA 39:6
ENTANDIKWA 39:6 LB03
Potifaari n'alekera Yosefu ebibye byonna okubirabiriranga, nga takyeraliikirira kintu kye na kimu, wabula emmere gye yalyanga. Yosefu yali mulungi mu ndabika, n'amaaso ge nga gasanyusa.