YouVersion Logo
Search Icon

SUSANNA Ennyanjula

Ennyanjula
Ebigambo bino ebyogera ku Susanna, biva mu kitabo kya Daniyeli ekyakyusibwa mu Lugereeki (Dan 13:1-16). Byogera ku Susanna omukazi omulungi omubalagavu mu ndabika ye era ow'empisa ennungi eyawaayirizibwa omusango ogw'obwenzi. Ekyamuwonya ge magezi era n'obuvumu bw'omuvubuka Daniyeli.
Ebigambo bino mu bufunze
Abalamuzi ababiri abagwenyufu bagezaako okusendasenda Susanna 1-27
Susanna Asalirwa ogw'okuttibwa 28-41
Daniyeli awonya Susanna, abalamuzi ne basalirwa ogw'okuttibwa 42-64

Currently Selected:

SUSANNA Ennyanjula: LBwD03

Highlight

Share

Copy

None

Want to have your highlights saved across all your devices? Sign up or sign in