1
Mar 14:36
BIBULIYA ENTUKUVU
N'agamba nti: “Abba, Taata, anti byonna ku ggwe bisoboka; ekikompe kino kimpiteko; naye si nze kye njagala, wabula ggwe ky'oyagala.”
Compare
Explore Mar 14:36
2
Mar 14:38
Mutunule, mwegayirire, muleme kugwa mu kukemebwa; kubanga omwoyo gwagala, naye omubiri munafu.”
Explore Mar 14:38
3
Mar 14:9
Mazima mbagamba nti wonna Evangili eno gy'eribuulirwa mu nsi yonna, ky'akoze kiryogerwangako okumujjukira.”
Explore Mar 14:9
4
Mar 14:34
N'abagamba nti: “Omwoyo gwange guliko ennaku nnyingi ezaagala n'okunzita; mubeere wano, mutunule.”
Explore Mar 14:34
5
Mar 14:22
Bwe baali balya, Yezu n'akwata omugaati, ne yeebaza, n'agumenyamu, n'agubawa, ng'agamba nti: “Mukwate, kino mubiri gwange.”
Explore Mar 14:22
6
Mar 14:23-24
N'akwata ekikompe, ne yeebaza, n'akibawa, ne banywako bonna. N'abagamba nti: “Kino musaayi gwange ogw'endagaano, oguyiibwa ku lw'abangi.
Explore Mar 14:23-24
7
Mar 14:27
Yezu n'abagamba nti: “Mmwe mwenna ekiro kino mujja kwesittala, kubanga baawandiika nti: ‘Ndikuba omusumba, endiga ne zibuna emiwabo.’
Explore Mar 14:27
8
Mar 14:42
Musituke, tugende; anampaayo wuuyo ali kumpi.”
Explore Mar 14:42
9
Mar 14:30
Yezu n'amugamba nti: “Mazima nkugamba nti mu kiro kino enkoko eneeba tennakookolima emirundi ebiri, onooba onneegaanyi emirundi esatu.”
Explore Mar 14:30
Home
Bible
Plans
Videos