1
Mar 1:35
BIBULIYA ENTUKUVU
Ku makya mu matulutulu n'agolokoka, n'afuluma n'agenda mu kifo ekyesudde n'abeera eyo nga yeegayirira.
Compare
Explore Mar 1:35
2
Mar 1:15
ng'agamba nti: “Obudde butuukiridde; obwakabaka bwa Katonda busembedde; mubonerere, mukkirize Evangili.”
Explore Mar 1:15
3
Mar 1:10-11
Amangu ago, olwava bw'ati mu mazzi, n'alaba eggulu nga libikkuse ne Mwoyo ng'akka ku ye ng'enjiibwa. Eddoboozi ne liva mu ggulu ne ligamba nti: “Ggwe mwana wange omwagalwa; nkwesiimiramu.”
Explore Mar 1:10-11
4
Mar 1:8
Nze mbabatizza na mazzi, naye oyo alibabatiza ne Mwoyo Mutuukirivu.”
Explore Mar 1:8
5
Mar 1:17-18
Yezu n'abagamba nti: “Mungoberere; nzija kubafuula mubeere abavubi b'abantu.” Amangu ago, ne baleka obutimba bwabwe, ne bamugoberera.
Explore Mar 1:17-18
6
Mar 1:22
Ne bawuniikirira olw'enjigiriza ye; kubanga yali abayigiriza ng'alina obuyinza, sso si ng'abawandiisi.
Explore Mar 1:22
Home
Bible
Plans
Videos