1
Luk 2:11
BIBULIYA ENTUKUVU
Kubanga olwa leero, Omulokozi, ye Kristu Omukama, abazaaliddwa mu kibuga kya Dawudi.
Compare
Explore Luk 2:11
2
Luk 2:10
Malayika n'abagamba nti: “Muleke kutya, kubanga anti mbaleetera amawulire amalungi ag'essanyu eringi erinaakwata abantu bonna
Explore Luk 2:10
3
Luk 2:14
“Ekitiibwa kibeere eri Katonda waggulu ddala eyo, n'emirembe gibeere ku nsi mu bantu ab'omwoyo omulungi.”
Explore Luk 2:14
4
Luk 2:52
Yezu ne yeeyongeranga amagezi n'okukula era n'okuganja eri Katonda ne mu bantu.
Explore Luk 2:52
5
Luk 2:12
Kano ke kanaaba akabonero gye muli: munaasanga omwana omuwere, azingiddwazingiddwa mu bugoye, ng'azazikiddwa mu mmanvu.”
Explore Luk 2:12
6
Luk 2:8-9
Mu kitundu ekyo mwalimu abasumba nga bali eyo ku ttale, nga bakuuma eggana lyabwe ekiro. Awo malayika w'Omukama n'abalabikira; ekitangaala kya Katonda ne kibabuna, ne bajjula okutya.
Explore Luk 2:8-9
Home
Bible
Plans
Videos