1
Yow 20:21-22
BIBULIYA ENTUKUVU
Ye n'addamu okubagamba nti: “Emirembe gibeere ku mmwe; nga Taata bwe yantuma, nange bwe mbatuma.” Bwe yasirissa ebyo, n'abafuuwako omukka, n'abagamba nti: “Mufune Mwoyo Mutuukirivu.
Compare
Explore Yow 20:21-22
2
Yow 20:29
Yezu n'amugamba nti: “Toma, okkirizza kubanga ondabyeko? Beesiimye abakkiriza nga tebalabyeko.”
Explore Yow 20:29
3
Yow 20:27-28
Awo n'agamba Toma nti: “Olunwe lwo luyingize wano, laba n'ebibatu byange; leeta n'omukono gwo oguteeke mu lubiriizi lwange; leka butakkiriza, naye kkiriza.” Toma n'addamu nti: “Mukama wange, Katonda wange.”
Explore Yow 20:27-28
Home
Bible
Plans
Videos