1
Yow 17:17
BIBULIYA ENTUKUVU
Batukuze mu mazima; ekigambo kyo ge mazima.
Compare
Explore Yow 17:17
2
Yow 17:3
Obulamu obutaggwaawo bwe buno: bonna okukumanya nga ggwe Katonda wekka ow'amazima ne Yezu Kristu gwe watuma.
Explore Yow 17:3
3
Yow 17:20-21
“Sisabira abo bokka, naye nsabira n'abalinzikiriza ku lw'ekigambo kyabwe, bonna balyoke babeere kimu, nga ggwe Taata bw'oli mu nze nange bwe ndi mu ggwe, balyoke babeere mu ffe, ensi ekkirize nga ggwe wantuma.
Explore Yow 17:20-21
4
Yow 17:15
Sisaba obaggye mu nsi, wabula nti obatalize omubi.
Explore Yow 17:15
5
Yow 17:22-23
Ekitiibwa kye wampa nange nkibawadde, balyoke babeere kimu, nga ffe bwe tuli ekimu; nze mu bo naawe mu nze, bafuukire ddala kimu, ensi etegeere nga ggwe wantuma, ate nga wabaagala nga nze bwe wanjagala.
Explore Yow 17:22-23
Home
Bible
Plans
Videos