1
Amas 41:16
BIBULIYA ENTUKUVU
Yozefu n'amwanukula nti: “Si nze, wabula Katonda y'anaayanukula Faraawo mu ngeri eneemusanyusa.”
Compare
Explore Amas 41:16
2
Amas 41:38
Faraawo n'agamba abakungu be nti: “Tunaasobola okuzuula omuntu afaanana ng'ono, ajjudde omwoyo gwa Katonda?”
Explore Amas 41:38
3
Amas 41:39-40
Awo Faraawo n'agamba Yozefu nti: “Kubanga Katonda akwolese bino byonna, teri mulala akwenkana butegeevu. Ggwe onookulira ennyumba yange, abantu bange bonna ba kukugonderanga; nze nnaakusinzanga ku kitiibwa lwa nnamulondo eno yokka.”
Explore Amas 41:39-40
4
Amas 41:52
Owookubiri n'amutuuma Efurayimu, ng'agamba nti: “Katonda ampadde okuzaala mu nsi mwe ndabidde ennaku.”
Explore Amas 41:52
5
Amas 41:51
Omuggulanda yamutuuma Manasse ng'agamba nti: “Omukama anneerabizza ebizibu byange byonna n'ennyumba ya kitange.”
Explore Amas 41:51
Home
Bible
Plans
Videos