1
Yokaana 20:21-22
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
N’addamu nti, “Emirembe gibe mu mmwe. Nga Kitange bwe yantuma, nange bwe mbatuma mmwe.” Bwe yamala okwogera ebyo n’abassiza omukka, n’abagamba nti, “Mufune Mwoyo Mutukuvu.
Compare
Explore Yokaana 20:21-22
2
Yokaana 20:29
Yesu n’amugamba nti, “Okkirizza kubanga ondabye. Balina omukisa abakkiriza nga tebaliiko kye balabye.”
Explore Yokaana 20:29
3
Yokaana 20:27-28
Awo n’agamba Tomasi nti, “Kale teeka engalo zo wano, laba ebibatu byange. Teeka ekibatu kyo mu mbiriizi zange. Lekeraawo okuba atakkiriza, naye kkiriza.” Tomasi n’amuddamu nti, “Ggwe Mukama wange era Katonda wange.”
Explore Yokaana 20:27-28
Home
Bible
Plans
Videos