1
Okubikkulirwa 5:9
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Ne bayimba oluyimba oluggya, nga bayimba nti, “Gwe osaanidde okutoola omuzingo n'okubembula envumbo zaagwo, kubanga wattibwa omusaayi gwo ne gununulira Katonda abantu okuva mu buli kika n'olulimi n'abantu n'eggwanga
Compare
Explore Okubikkulirwa 5:9
2
Okubikkulirwa 5:12
nga boogera mu ddoboozi ddene nti, “Asaanidde Omwana gw'endiga eyattibwa okuweebwa obuyinza n'obugagga n'amagezi n'amaanyi n'ettendo n'ekitiibwa n'omukisa.”
Explore Okubikkulirwa 5:12
3
Okubikkulirwa 5:10
n'obafuula obwakabaka ne bakabona ba Katonda, era be balifuga ku nsi.”
Explore Okubikkulirwa 5:10
4
Okubikkulirwa 5:13
Awo ne ndyoka mpulira buli kitonde ekiri mu ggulu, ne ku nsi, ne wansi w'ensi, ne mu nnyanja n'ebirimu byonna nga bigamba nti, “Eri oyo atudde ku ntebe, n'eri Omwana gw'Endiga, omukisa n'ettendo, ekitiibwa n'amaanyi byabwe emirembe n'emirembe.”
Explore Okubikkulirwa 5:13
5
Okubikkulirwa 5:5
Awo omu ku bakadde n'aŋŋamba nti, “Tokaaba, laba, Empologoma ey'omu kika kya Yuda, ekikolo kya Dawudi, eyawangula, y'ayinza okwanjuluza omuzingo n'okubembula envumbo zaagwo omusanvu.”
Explore Okubikkulirwa 5:5
Home
Bible
Plans
Videos