1
Abakkolosaayi 1:13
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
eyatulokola mu buyinza obw'ekizikiza, n'atutwala mu bwakabaka obw'Omwana we omwagalwa
Compare
Explore Abakkolosaayi 1:13
2
Abakkolosaayi 1:16
kubanga mu oyo ebintu byonna mwe byatonderwa mu ggulu ne ku nsi, ebirabika n'ebitalabika, oba nga ntebe za bwakabaka, oba bwami, oba kufuga, oba buyinza; ebintu byonna byatondebwa nga biyita mu ye, era ku lulwe.
Explore Abakkolosaayi 1:16
3
Abakkolosaayi 1:17
Naye ye yaliwo nga byonna tebinnabaawo, era mu ye ebintu byonna mwe bibeereraawo.
Explore Abakkolosaayi 1:17
4
Abakkolosaayi 1:15
Oyo kye kifaananyi kya Katonda atalabika, omubereberye ow'ebitonde byonna
Explore Abakkolosaayi 1:15
5
Abakkolosaayi 1:9-10
Naffe kyetuva tetulekaangayo kubasabira okuviira ddala ku lunaku lwe twawulira ebibafaako, nga tubeegayiririra mujjuzibwe okutegeeranga by'ayagala mu magezi gonna n'okutegeera eby'Omwoyo, era mutambulenga nga bwe kisaanira Mukama, nga mumusanyusa, nga mubalanga ebibala mu buli kikolwa ekirungi, era nga mweyongeranga mu kutegeera Katonda.
Explore Abakkolosaayi 1:9-10
Home
Bible
Plans
Videos