Logo YouVersion
Ikona Hľadať

ENTANDIKWA 8:21-22

ENTANDIKWA 8:21-22 LB03

Akawoowo ak'ekitambiro ne kasanyusa Mukama, Mukama n'agamba munda ye nti: “Sikyaddamu kukolimira nsi olw'ebyo omuntu by'akola, kubanga ebirowoozo by'omuntu bibi okuviira ddala mu buto bwe. Sikyaddamu kuzikiriza biramu byonna nga bwe nkoze kaakano. Ensi ng'ekyaliwo, wanaabeerangawo okusiga n'okukungula, obunnyogovu n'ebbugumu, ekyeya n'obutiti, era n'emisana n'ekiro.”