1
Olubereberye 25:23
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
MUKAMA n’amuddamu nti, “Mu lubuto lwo mulimu amawanga abiri, abantu ababiri b’olizaala balibeera ba njawulo, omu alibeera w’amaanyi okusinga munne, era omukulu yaaliweereza omuto.”
Compară
Explorează Olubereberye 25:23
2
Olubereberye 25:30
Esawu n’agamba Yakobo nti, “Mpa mpute ku nva ezo, kubanga enjala ejula kunzita.” Kyeyava ayitibwa Edomu.
Explorează Olubereberye 25:30
3
Olubereberye 25:21
Isaaka n’asaba MUKAMA ku lwa mukazi we Lebbeeka kubanga yali mugumba, MUKAMA n’awulira okusaba kwe, Lebbeeka naaba olubuto.
Explorează Olubereberye 25:21
4
Olubereberye 25:32-33
Esawu n’agamba nti, “Laba Ndikumpi n’okufa, obukulu bungasa ki?” Yakobo n’addamu nti, “Sooka ondayirire.” Awo Esawu n’amulayirira, olwo n’aguza Yakobo obukulu bwe.
Explorează Olubereberye 25:32-33
5
Olubereberye 25:26
Oluvannyuma ne muganda we n’azaalibwa, omukono gwe nga gukutte ekisinziiro kya Esawu; kyebaava bamuyita Yakobo. Isaaka yalina emyaka nkaaga Lebbeeka we yazaalira abaana abo.
Explorează Olubereberye 25:26
6
Olubereberye 25:28
Isaaka n’ayagala Esawu kubanga yalyanga ku muyiggo gwe, naye Lebbeeka ye n’ayagala Yakobo.
Explorează Olubereberye 25:28
Acasă
Biblia
Planuri
Videoclipuri