1
Olubereberye 16:13
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Awo n’akoowoola erinnya lya MUKAMA eyayogera naye, n’agamba nti, “Oli Katonda alaba”, kubanga yagamba nti, “Ndabidde ddala Katonda ne nsigala nga ndi mulamu nga maze okumulaba.”
Compară
Explorează Olubereberye 16:13
2
Olubereberye 16:11
Ate malayika wa MUKAMA n’amugamba nti, “Laba, olina omwana mu nda yo, aliba wabulenzi, olimutuuma Isimayiri, kubanga MUKAMA ategedde okubonaabona kwo.
Explorează Olubereberye 16:11
3
Olubereberye 16:12
Aliba ng’entulege, anaalwananga na buli muntu era na buli muntu anaalwananga naye, era anaabanga mu bulabe ne baganda be.”
Explorează Olubereberye 16:12
Acasă
Biblia
Planuri
Videoclipuri