1
Olubereberye 16:13
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
N'ayita erinnya lya Mukama eyayogera naye, nti Ggwe Katonda alaba: kubanga yayogera nti N'okutunula ntunuulidde oyo andaba?
Compare
Explore Olubereberye 16:13
2
Olubereberye 16:11
Era malayika wa Mukama n'amugamba nti Laba, oli lubuto, era olizaala omwana wa bulenzi; era olimutuuma erinnya Isimaeri, kubanga Mukama awulidde okubonyabonyezebwa kwo.
Explore Olubereberye 16:11
3
Olubereberye 16:12
Era aliba ng'entulege mu bantu; omukono gwe gunaalwananga na buli muntu, n'omukono gwa buli muntu gunaalwananga naye era anaatuulanga awali baganda be bonna.
Explore Olubereberye 16:12
Home
Bible
Plans
Videos