1
Olubereberye 15:6
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
N'akkiriza Mukama; n'akumubalira okuba obutuukirivu.
Compare
Explore Olubereberye 15:6
2
Olubereberye 15:1
Oluvannyuma lw'ebyo ekigambo kya Mukama ne kijjira Ibulaamu mu kwolesebwa, nga kyogera nti Totya, Ibulaamu: nze ngabo yo, n'empeera yo ennene ennyo.
Explore Olubereberye 15:1
3
Olubereberye 15:5
N'amufulumya ebweru, n'ayogera nti Tunuulira eggulu kaakano, obale emmunyeenye, bw'onooyinza okuzibala: n'amugamba nti Ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo.
Explore Olubereberye 15:5
4
Olubereberye 15:4
Era, laba, ekigambo kya Mukama ne kimujjira, nga kyogera nti Omuntu oyo taliba musika wo; naye aliva mu ntumbwe zo ggwe ye aliba omusika wo.
Explore Olubereberye 15:4
5
Olubereberye 15:13
N'agamba Ibulaamu nti Tegeerera ddala ng'ezzadde lyo liriba ggenyi mu nsi eteri yaabwe, era balibaweereza; era balibabonyezabonyeza emyaka bina
Explore Olubereberye 15:13
6
Olubereberye 15:2
Ibulaamu n'ayogera nti Ai Mukama Katonda, onompa ki, kubanga ntambula nga sirina mwana, naye alirya ennyumba yange ye Ddamesiko Erieza?
Explore Olubereberye 15:2
7
Olubereberye 15:18
Ku lunaku olwo Mukama n'alagaana ne Ibulaamu, ng'ayogera nti Ezzadde lyo ndiwadde ensi eno, okuva ku mugga ogw'e Misiri okutuuka ku mugga omunene, omugga Fulaati
Explore Olubereberye 15:18
8
Olubereberye 15:16
Ne mu mirembe egy'okuna balikomawo nate wano: kubanga obutali butuukirivu obw'Omwamoli tebunnatuukirira.
Explore Olubereberye 15:16
Home
Bible
Plans
Videos