1
Olubereberye 7:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Mukama n'agamba Nuuwa nti Yingira ggwe n'ennyumba yo yonna mu lyato, kubanga nkulabye ng'oli mutuukirivu mu maaso gange mu mirembe gino.
Mampitaha
Mikaroka Olubereberye 7:1
2
Olubereberye 7:24
Amazzi ne gayinza ku nsi ennaku kikumi mu ataano.
Mikaroka Olubereberye 7:24
3
Olubereberye 7:11
Mu mwaka ogw'olukaaga ogw'obulamu bwa Nuuwa, mu mwezi ogw'okubiri, ku lunaku olw'ekkumi n'omusanvu olw'omwezi, ku lunaku olwo ne zizibukuka ensulo zonna, ez'omu nnyanja ennene, n'ebituli eby'omu ggulu ne bigguka.
Mikaroka Olubereberye 7:11
4
Olubereberye 7:23
N'asangula buli kintu kiramu ekyali kungulu ku ttaka, omuntu, n'ente, n'ekyewalula, n'ekibuuka waggulu; ne bisangulibwa ku nsi: Nuuwa n'asigalawo yekka, n'abo abaali awamu naye mu lyato.
Mikaroka Olubereberye 7:23
5
Olubereberye 7:12
Enkuba n'etonnyera ku nsi ennaku amakumi ana emisana n'ekiro.
Mikaroka Olubereberye 7:12
Fidirana
Baiboly
Planina
Horonan-tsary