1
Yokaana 9:4
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Ffe kitugwanira okukola emirimu gy'oyo eyantuma, obudde nga misana. Ekiro kijja omuntu mw'atayinziza kukolera.
Kokisana
Luka Yokaana 9:4
2
Yokaana 9:5
Bwe mba mu nsi, ndi musana gwa nsi.
Luka Yokaana 9:5
3
Yokaana 9:2-3
Abayigirizwa be ne bamubuuza, nga bagamba nti Labbi, ani eyayonoona, ono oba abazadde be, kye kyamuzaaza nga muzibe wa maaso? Yesu n'addamu nti Ono teyayonoona, newakubadde abazadde be, naye emirimu gya Katonda girabikire ku ye.
Luka Yokaana 9:2-3
4
Yokaana 9:39
Yesu n'agamba nti Omusango gwe gwandeeta mu nsi muno, abatalaba balabe, n'abo abalaba babe bazibe ba maaso.
Luka Yokaana 9:39
Ndako
Biblia
Bibongiseli
Bavideo