1
Yokaana 7:38
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Akkiriza nze, ng'ekyawandiikibwa bwe kigamba nti emigga gy'amazzi amalamu girifuluma mu lubuto lwe.
Kokisana
Luka Yokaana 7:38
2
Yokaana 7:37
Naye ku lunaku olw'enkomerero, lwe lukulu olw'embaga, Yesu yayimirira n'ayogerera waggulu, n'agamba nti Omuntu bw'alumwa ennyonta, ajje gye ndi anywe.
Luka Yokaana 7:37
3
Yokaana 7:39
Ekyo yakyogera ku Mwoyo, gwe baali bagenda okuweebwa abamukkiriza; kubanga Omwoyo yali tannaba kugabibwa; kubanga Yesu yali tannaba kugulumizibwa.
Luka Yokaana 7:39
4
Yokaana 7:24
Temusalanga musango okusinziira ku ndabika, naye musalenga omusango ogw'ensonga.
Luka Yokaana 7:24
5
Yokaana 7:18
Ayogera eby'amagezi ge, anoonya ekitiibwa ky'oyo eyamutuma, oyo wa mazima, so obutali butuukirivu tebuli mu ye.
Luka Yokaana 7:18
6
Yokaana 7:16
Awo Yesu n'abaddamu n'agamba nti Okuyigiriza kwange si kwange, naye kw'oli eyantuma.
Luka Yokaana 7:16
7
Yokaana 7:7
Ensi teyinza kukyawa mmwe; naye ekyawa nze, kubanga nze ntegeeza ebyayo nti emirimu gyayo mibi.
Luka Yokaana 7:7
Ndako
Biblia
Bibongiseli
Bavideo