1
Amas 19:26
BIBULIYA ENTUKUVU
Naye muka Loti yatunula emabega, n'afuuka empagi y'omunnyo.
비교
Amas 19:26 살펴보기
2
Amas 19:16
Yali akyesisiggiriza, abasajja ne bamukwata omukono, n'omukono gwa mukazi we n'egya bawala be bombi ne babafulumya, ne babateeka ebweru w'ekibuga, kubanga Omukama yali abakwatiddwa ekisa.
Amas 19:16 살펴보기
3
Amas 19:17
Olwabatuusa ebweru w'ekibuga, omu n'amugamba nti: “Dduka, owonye obulamu bwo. Totunula mabega wadde okuyimirira awalala wonna mu museetwe; ddukira mu lusozi, sikulwa ng'osaanawo.”
Amas 19:17 살펴보기
4
Amas 19:29
Katonda lwe yazikiriza ebibuga eby'omu museetwe, yajjukira Yiburayimu, n'aggya Loti mu kabenje bwe yazikiriza ebibuga Loti mwe yali.
Amas 19:29 살펴보기
홈
성경
묵상
동영상