Matayo 7:1-2

Matayo 7:1-2 KED1946

Mutalamulaga, n’emwe mutalilamurwa. Kuba mu bulamuzi obwo mukulamuliramo, nimwo n’emwe mulilamulirwa, na mu lulengo olwo imwe mukulengeramo, nimwo n’emwe mulilengerwa.