1
Olubereberye 4:7
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Bw'onookolanga obulungi, tokkirizibwenga? Bw'otokola bulungi, ekibi kituula ku luggi: n'okwegomba kwe kunaabanga eri ggwe, naawe onoomufuganga.
Bandingkan
Telusuri Olubereberye 4:7
2
Olubereberye 4:26
Seezi naye n'azaala omwana ow'obulenzi; n'amutuuma erinnya lye Enosi: mu biro ebyo mwe baasookera okusabanga erinnya lya Mukama.
Telusuri Olubereberye 4:26
3
Olubereberye 4:9
Mukama n'agamba Kayini nti Aluwa Abiri muganda wo? N'ayogera nti Simanyi: nze mukuumi wa muganda wange?
Telusuri Olubereberye 4:9
4
Olubereberye 4:10
N'ayogera nti Okoze ki? eddoboozi ly'omusaayi gwa muganda wo linkaabirira mu nsi.
Telusuri Olubereberye 4:10
5
Olubereberye 4:15
Mukama n'amugamba nti Buli alitta Kayini kyaliva awalanwa eggwanga emirundi omusanvu. Mukama n'ateeka ku Kayini akabonero buli amulaba alemenga okumutta.
Telusuri Olubereberye 4:15
Beranda
Alkitab
Rencana
Video