ENTANDIKWA 14:18-19
ENTANDIKWA 14:18-19 LB03
Ne Melikizeddeki, kabaka w'e Saalemu, era kabona wa Katonda Atenkanika, n'aleeta omugaati n'omwenge ogw'emizabbibu, n'asabira Aburaamu omukisa ng'agamba nti: “Katonda Atenkanika eyakola eggulu n'ensi, awe Aburaamu omukisa.