ENTANDIKWA 12:2-3
ENTANDIKWA 12:2-3 LB03
Ndikuwa abazzukulu bangi, abaliba eggwanga eddene, era ndikuwa omukisa, era ndikuza erinnya lyo, obeerenga wa mukisa. Ndiwa omukisa abo abakusabira omukisa, era ndikolimira oyo alikukolimira. Era mu ggwe amawanga gonna mwe galiweerwa omukisa.