1
Amas 7:1
BIBULIYA ENTUKUVU
Omukama n'agamba Nowa nti: “Yingira ekyombo ggwe n'ennyumba yo yonna; kubanga nkulabye ng'oli mutuukirivu mu maaso gange mu zzadde lino.
Konpare
Eksplore Amas 7:1
2
Amas 7:24
Amazzi ne gaalaala ku nsi okumala ennaku kikumi mu ataano.
Eksplore Amas 7:24
3
Amas 7:11
Mu mwaka ogw'olukaaga ogw'obulamu bwa Nowa mu mwezi ogwokubiri, ku lunaku olw'ekkumi n'omusanvu olw'omwezi, ensulo zonna ez'eddubi ne zifumbukula, n'ebiyiriro by'eggulu ne bigguka
Eksplore Amas 7:11
4
Amas 7:23
Yasaanyawo buli kitonde ku nsi, okuva ku muntu okutuuka ku magana ne ku byewalula n'ebinyonyi eby'omu bbanga; n'abimalirawo ddala ku nsi. Naye Nowa ye yasigala, n'abaali naye mu kyombo.
Eksplore Amas 7:23
5
Amas 7:12
enkuba n'eyiika ku nsi ennaku amakumi ana n'ebiro amakumi ana.
Eksplore Amas 7:12
Akèy
Bib
Plan yo
Videyo