1
Amas 13:15
BIBULIYA ENTUKUVU
Ensi eyo yonna gy'olaba nzija kugikuwa n'ezzadde lyo emirembe gyonna.
Compare
Explore Amas 13:15
2
Amas 13:14
Loti bwe yamala okwawukana ne Aburaamu, Omukama n'agamba Aburaamu nti: “Yimusa amaaso go, sinziira wano w'oli, laba okuva wano w'oli otunule emambuka n'emaserengeta, ebuvanjuba n'ebugwanjuba.
Explore Amas 13:14
3
Amas 13:16
Ezzadde lyo nzija kulyenkanya enfuufu y'ettaka: oba waliwo asobola okubala enfuufu y'ettaka, oyo y'alibala n'ezzadde lyo.
Explore Amas 13:16
4
Amas 13:8
Aburaamu kwe kugamba Loti nti: “Wattu nze naawe tuleme kuyomba, wadde abalunzi bange okuyomba n'abalunzi bo; anti tuli ba luganda.
Explore Amas 13:8
5
Amas 13:18
Awo Aburaamu n'asitula weema n'agenda n'asenga kumpi n'omuvule omunene ogwa Mamure ow'e Keburoni, eyo n'azimbirayo Omukama omwaliiro.
Explore Amas 13:18
6
Amas 13:10
Loti bwe yayimusa amaaso n'alaba omuseetwe gwonna ogwa Yorudani, gwonna nga gufukiriddwa, nga guli ng'ennimiro y'Omukama, nga bw'olaba Misiri ng'ogenda e Zowari. Olwo Omukama yali tannazikiriza Sodoma ne Gomorra.
Explore Amas 13:10
હોમ
બાઇબલ
યોજનાઓ
વિડિઓઝ