1
Olubereberye 2:24
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Noolwekyo omusajja ky’anaavanga aleka kitaawe ne nnyina ne yeegatta ne mukazi we, ne bafuuka omubiri gumu.
Compare
Olubereberye 2:24 ખોજ કરો
2
Olubereberye 2:18
MUKAMA Katonda n’ayogera nti, “Si kirungi omuntu okuba yekka, nnaamukolera omubeezi amusaanira.”
Olubereberye 2:18 ખોજ કરો
3
Olubereberye 2:7
MUKAMA Katonda n’akola omuntu okuva mu nfuufu ey’oku nsi n’amufuuwa mu nnyindo omukka ogw’obulamu. Omuntu n’aba omulamu.
Olubereberye 2:7 ખોજ કરો
4
Olubereberye 2:23
Omusajja n’agamba nti, “Lino lye ggumba ery’omu magumba gange, ye nnyama ey’omu nnyama yange, anaayitibwanga mukazi; kubanga aggyibbwa mu musajja.”
Olubereberye 2:23 ખોજ કરો
5
Olubereberye 2:3
Bw’atyo Katonda olunaku olw’omusanvu n’aluwa omukisa n’alutukuza; kubanga ku olwo Katonda kwe yawummulira emirimu gye yakola mu kutonda.
Olubereberye 2:3 ખોજ કરો
6
Olubereberye 2:25
Omusajja n’omukazi baali tebambadde, naye nga tewali akwatirwa munne nsonyi.
Olubereberye 2:25 ખોજ કરો
હોમ
બાઇબલ
યોજનાઓ
વિડિઓઝ